LYRICS

LYRICS: John Blaq – Makanika

LYRICS: John Blaq - Makanika
Written by Admin 007


2019 Scolarship

John Blaq Makanika Lyrics

John Blaq Makanika Lyrics – John blaq has just released the song lyrics of Makanika.

[Intro]
Yeah yeah yeah
A John Blaq boy boy
African boy boy
Aya bas

[Verse 1]
Amazima gwe byonkola omutima wamenya
Bwekuba kutabula sukaali yanoga
Wangogolako yenna yenna mukoka
Me know like me know like
Yeah yeah yeah

[Chorus]
Tuula nyola akamotoka
Ka mbere makanika obeere motoka
Nga wenjagalira baby nkukanika
Ye ye ye yeah
Nyabo
Nyola nyola akamotoka
Ka mbere makanika obeere motoka
Nga wenjagalira baby nkukanika
Ye ye ye yeah

[Verse 2]
Yadde nga nva wala
Omukwano gwo nze baby gwansika
Simanyi oba mu mutima nawe kyekyo kyofuna
Kyogere tontya ye nze gwe walaba
Gwe walaba mu kirooto nga ndi mu mirror
Nga ntereeza taayi
Nga nkuyita mummy
Ye gwe wekka asobola okukkakanya Tsunami
Omukwano gwo gwa alaali
Walaayi
Bakutunulako bagonda ba kirimanyi
Tell me what you really want eh
Tukikole ku Sunday oba ku Monday?
Girl tell me what you really want eh
Nkulabe ku Sunday oba ku Monday?

[Chorus]
Tuula nyola akamotoka
Ka mbere makanika obeere motoka
Nga wenjagalira baby nkukanika
Ye ye ye yeah
Nyola nyola akamotoka
Ka mbere makanika obeere motoka
Nga wenjagalira baby nkukanika
Ye ye ye yeah

[Verse 3]
Kati nga nyingiramu nyingira nga ayingira akamotoka
Nkukanika mpola mpola nkukuba matatu
Girl you know me really wanna be with you every day nga tewali na bireekaana
Girl you know me really wanna be with you every day nga tewali ba tucallinga
Love tomato
Binyuma nga tewali alemera mu mulyango
Okwagala enyo nawulira mbu guba musango
Kikusigalako kikulemera mu bwongo
Ee eh
Tonkuba mugongo
Leka tubibyemu
Wenyingiza ekisumuluzo onyimbiremu
Amazima nkwagala ebitono n’ebinene
You sweet sweet sweet sweet
Sweet bananana
Oba osobola okumwenya neera kikole
Aba ki opposinga emitima gibalume

[Chorus]
Tuula nyola akamotoka
Ka mbere makanika obeere motoka
Nga wenjagalira baby nkukanika
Ye ye ye yeah
Nyola nyola akamotoka
Ka mbere makanika obeere motoka
Nga wenjagalira baby nkukanika
Ye ye ye yeah


2019 Scolarship





FOLLOW US ON I.G: @kulichangblog
Want To Promote Your Music, Videos, Mixtapes or Comedy video On Kulichang Blog? Click Here Or Inbox Us Via Whatsapp +2347010404728


About the author

Admin 007

C.E.O Kulichangblog also Artist manager Cifa Nation.
Get to know more follow my personal handles..